Ezekiel 21:9-10
9“Omwana w’omuntu, wa obunnabbi oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,“ ‘Ekitala, ekitala, kiwagaddwa
era kiziguddwa,
10 akiwagaddwa okutta, kiziguddwa, era kimasamasa ng’okumyansa kw’eggulu!
Tulisanyukira obuyinza bw’omwana wange Yuda?
“ ‘Ekitala kinyooma buli muggo.
Copyright information for
LugEEEE